Arabic with tafsir
Listen to Surah Al-Inshirah (1282 reciters)
بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ
أَلَمۡ نَشۡرَحۡ لَكَ صَدۡرَكَ ١Tetwakwanjululiza ekifubakyo (eri obwa Nabbi n’okumanya ebigambo eby’amagezi) وَوَضَعۡنَا عَنكَ وِزۡرَكَ ٢Ne tukuwewulira obuzito obwakuliko ٱلَّذِيٓ أَنقَضَ ظَهۡرَكَ ٣Obuzito obwo obwalibadde bukubendula omugongo وَرَفَعۡنَا لَكَ ذِكۡرَكَ ٤Era ne tukuwa okwogerwako فَإِنَّ مَعَ ٱلۡعُسۡرِ يُسۡرًا ٥(Kisaana kitegerekeke nti) mazima ddala buli awabeera obuzibu, wabaawo obwangu إِنَّ مَعَ ٱلۡعُسۡرِ يُسۡرًا ٦Mazima ddala buli awabeera obuzibu wabaawo obwangu فَإِذَا فَرَغۡتَ فَٱنصَبۡ ٧Bwoba nga omaze okukola emirimu (egikuyimirizaawo ku nsi) olwo nno yimirira (osinze Katondawo) وَإِلَىٰ رَبِّكَ فَٱرۡغَب ٨Era eri Omuleziwo Katonda, gy’oba oteeka e ssuubilyo lyonna
Translation: Fareeq Musa.