ملة الإسلام

السورة 100 · 11 آية · Fareeq Musa

سورة العاديات باللغة اللوغندية

السورة بالعربية مع التفسير استمع إلى سورة العاديات (1,283 قارئاً)
مكيةسورة العاديات١١ آية

بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ

وَٱلۡعَٰدِيَٰتِ ضَبۡحًا ١Ndayira embalaasi ezizinda(ezidduka) nga ziweevuuma فَٱلۡمُورِيَٰتِ قَدۡحًا ٢Nezimansula e nsasi z’omuliroolw’okukoona enjazi فَٱلۡمُغِيرَٰتِ صُبۡحًا ٣Ezizinda ku maliiri فَأَثَرۡنَ بِهِۦ نَقۡعًا ٤Nezisiikuula enfuufu, mu kutyekuula emisinde okwo فَوَسَطۡنَ بِهِۦ جَمۡعًا ٥Neziyingira mu balabe wakati إِنَّ ٱلۡإِنسَٰنَ لِرَبِّهِۦ لَكَنُودٌ ٦Mazima ddala omuntu mutomi eri omuleziwe وَإِنَّهُۥ عَلَىٰ ذَٰلِكَ لَشَهِيدٌ ٧Era mazima ye (omuntu) ku ky'obutomi mujulizi وَإِنَّهُۥ لِحُبِّ ٱلۡخَيۡرِ لَشَدِيدٌ ٨Era mazima yye muyitirivu nnyo mu kwagala ebyenfuna ۞ أَفَلَا يَعۡلَمُ إِذَا بُعۡثِرَ مَا فِي ٱلۡقُبُورِ ٩Abaffe (omuntu) tamanyi nti ebiri mu kabbuli bwe biriba bizuukiziddwa وَحُصِّلَ مَا فِي ٱلصُّدُورِ ١٠N’ebiri mu bifuba ne byolesebwa إِنَّ رَبَّهُم بِهِمۡ يَوۡمَئِذٍ لَّخَبِيرُۢ ١١Mazima Katonda omulezi waabwe (nga bulijjo ne) ku lunaku olwo agenda kuba ng'amanyi byonna ebibakwatako

الترجمة: Fareeq Musa.