ملة الإسلام

السورة 88 · 26 آية · Fareeq Musa

سورة الغاشية باللغة اللوغندية

السورة بالعربية مع التفسير استمع إلى سورة الغاشية (1,313 قارئاً)
مكيةسورة الغاشية٢٦ آية

بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ

هَلۡ أَتَىٰكَ حَدِيثُ ٱلۡغَٰشِيَةِ ١Abaffe wali ofunye okunyumizibwa ku kibuutikira (eky’olunaku lw'enkomerero) وُجُوهٌ يَوۡمَئِذٍ خَٰشِعَةٌ ٢Olunaku olwo ebyenyi bigenda kuba nga biswavu عَامِلَةٌ نَّاصِبَةٌ ٣Nga bitawaana, nga bikoowu تَصۡلَىٰ نَارًا حَامِيَةً ٤Nga byesonseka omuliro ogwengeredde تُسۡقَىٰ مِنۡ عَيۡنٍ ءَانِيَةٍ ٥Bigenda kunywesebwa ku luzzi olweseze لَّيۡسَ لَهُمۡ طَعَامٌ إِلَّا مِن ضَرِيعٍ ٦(Abantu abo) tebagenda kubeera na kya kulya kyonna okugyako e miti egy’amaggwa لَّا يُسۡمِنُ وَلَا يُغۡنِي مِن جُوعٍ ٧Egitaliimu kiriisa wadde okuwonya e njala وُجُوهٌ يَوۡمَئِذٍ نَّاعِمَةٌ ٨Ebyenyi e birala bigenda kubeera mu byengera لِّسَعۡيِهَا رَاضِيَةٌ ٩Bigenda kusiima olw’okutakabana kwa byo فِي جَنَّةٍ عَالِيَةٍ ١٠Nga biri mu jjana ey’awaggulu لَّا تَسۡمَعُ فِيهَا لَٰغِيَةً ١١Togenda kuwulira mu yo bigambo bya butaliimu فِيهَا عَيۡنٌ جَارِيَةٌ ١٢Mu jjana mulimu e nsulo e zikulukuta فِيهَا سُرُرٌ مَّرۡفُوعَةٌ ١٣Era nga mulimu ebitanda ebisitufu (Ebiwunde) وَأَكۡوَابٌ مَّوۡضُوعَةٌ ١٤N’ebikopo ebinywerwamu ebitegekeddwa وَنَمَارِقُ مَصۡفُوفَةٌ ١٥N’emitto egisimbiddwa ennyiriri وَزَرَابِيُّ مَبۡثُوثَةٌ ١٦N’ebyaliiro nga byanjuluziddwa أَفَلَا يَنظُرُونَ إِلَى ٱلۡإِبِلِ كَيۡفَ خُلِقَتۡ ١٧Abaffe tebatunuulira (olutunuulira olw’okuyiga) engamiya ngeri ki bwe yatondebwa وَإِلَى ٱلسَّمَآءِ كَيۡفَ رُفِعَتۡ ١٨N’eggulu nga bwe lyasitulwa وَإِلَى ٱلۡجِبَالِ كَيۡفَ نُصِبَتۡ ١٩N’ensozi engeri gye zaasimbwamu وَإِلَى ٱلۡأَرۡضِ كَيۡفَ سُطِحَتۡ ٢٠N’ensi engeri gye yaseetezebwamu فَذَكِّرۡ إِنَّمَآ أَنتَ مُذَكِّرٌ ٢١Kale nno buulirira gwe (Nabbi Muhammad) kubanga oli mubuulirizi لَّسۡتَ عَلَيۡهِم بِمُصَيۡطِرٍ ٢٢Toliiwo kubakaka إِلَّا مَن تَوَلَّىٰ وَكَفَرَ ٢٣Naye abo abanaava ku bigambobyo ne bajeema فَيُعَذِّبُهُ ٱللَّهُ ٱلۡعَذَابَ ٱلۡأَكۡبَرَ ٢٤Katonda agenda okubabonereza e bibonerezo e bisinga okuba e bikakali إِنَّ إِلَيۡنَآ إِيَابَهُمۡ ٢٥Mazima ddala gyetuli y’eri obuddo bwabwe ثُمَّ إِنَّ عَلَيۡنَا حِسَابَهُم ٢٦Oluvanyuma ddala okubalibwa kwabwe kuli ku ffe

الترجمة: Fareeq Musa.