ملة الإسلام

السورة 82 · 19 آية · Fareeq Musa

سورة الانفطار باللغة اللوغندية

السورة بالعربية مع التفسير استمع إلى سورة الانفطار (1,366 قارئاً)
مكيةسورة الانفطار١٩ آية

بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ

إِذَا ٱلسَّمَآءُ ٱنفَطَرَتۡ ١E ggulu bwe ririba lyeyasizzaamu وَإِذَا ٱلۡكَوَاكِبُ ٱنتَثَرَتۡ ٢N'emunyenye bwe ziriba nga zivudde waggulu ne zisaasaana وَإِذَا ٱلۡبِحَارُ فُجِّرَتۡ ٣N'ennyanja bwe ziriba nga ziwaguludde وَإِذَا ٱلۡقُبُورُ بُعۡثِرَتۡ ٤Ne Kabbuli bwe ziriba nga zifuukuddwa (abafu bonna ne bavaayo) عَلِمَتۡ نَفۡسٌ مَّا قَدَّمَتۡ وَأَخَّرَتۡ ٥Omuntu alimanya ebyo bye yakulembeza okukola ne bye yasembyayo يَٰٓأَيُّهَا ٱلۡإِنسَٰنُ مَا غَرَّكَ بِرَبِّكَ ٱلۡكَرِيمِ ٦Owange ggwe omuntu kale kiki ekyakugayaaza okukuggya ku muleziwo (Katonda) Omugabi ٱلَّذِي خَلَقَكَ فَسَوَّىٰكَ فَعَدَلَكَ ٧Oyo eyakutonda n’akutereeza era n’akwenkanyankanya فِيٓ أَيِّ صُورَةٍ مَّا شَآءَ رَكَّبَكَ ٨Mu kifaananyi kyonna kye yayagala mwe yakutondera كـَلَّا بَلۡ تُكَذِّبُونَ بِٱلدِّينِ ٩Nedda, wabula mulimbisa olunaku olw’okusasulwa (olw’enkomerero) وَإِنَّ عَلَيۡكُمۡ لَحَٰفِظِينَ ١٠Mazima muliko abakuumi (Ba Malayika) كِرَامًا كَٰتِبِينَ ١١Abeekitiibwa abawandiisi (abawandiika ebyo byonna ebikolebwa) يَعۡلَمُونَ مَا تَفۡعَلُونَ ١٢Bamanyi ebyo byonna byemukola إِنَّ ٱلۡأَبۡرَارَ لَفِي نَعِيمٍ ١٣Mazima abakozi b’obulungi balibeera mu byengera وَإِنَّ ٱلۡفُجَّارَ لَفِي جَحِيمٍ ١٤Era mazima abakozi b’ebibi bagenda kubeera mu muliro oguyitibwa Jahiimu يَصۡلَوۡنَهَا يَوۡمَ ٱلدِّينِ ١٥Bagenda kuguyingira ku lunaku olw’okusasulwa (olw'enkomerero) وَمَا هُمۡ عَنۡهَا بِغَآئِبِينَ ١٦Tebagenda ku gwebulankanyako وَمَآ أَدۡرَىٰكَ مَا يَوۡمُ ٱلدِّينِ ١٧On'omanyira ku ki olunaku olw'okusasulwa (olw’enkomerero) ثُمَّ مَآ أَدۡرَىٰكَ مَا يَوۡمُ ٱلدِّينِ ١٨Naye ddala on'omanyira ku ki olunaku olwokusasulwa (Katonda yakiddamu olwokuggumiza obukulu bw’olunaku olwo) يَوۡمَ لَا تَمۡلِكُ نَفۡسٌ لِّنَفۡسٍ شَيۡـًٔاۖ وَٱلۡأَمۡرُ يَوۡمَئِذٍ لِّلَّهِ ١٩Olunaku omwoyo lwe gutaliba na buyinza bugasa mwoyo mulala na kintu kyonna. N’ebiragiro ku lunaku olwo biriba bya Katonda yekka

الترجمة: Fareeq Musa.