بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ
قُلۡ أَعُوذُ بِرَبِّ ٱلنَّاسِ ١Gamba nti, nsaba obukuumi okuva eri Mukama omulabirizi wa bantu مَلِكِ ٱلنَّاسِ ٢Omufuzi w'abantu إِلَٰهِ ٱلنَّاسِ ٣Asinzibwa abantu مِن شَرِّ ٱلۡوَسۡوَاسِ ٱلۡخَنَّاسِ ٤Amponye obubi bw’omulabankanya sitaani omwekwesi ٱلَّذِي يُوَسۡوِسُ فِي صُدُورِ ٱلنَّاسِ ٥Oyo alabankanya (e mitima egiri) mu bifuba by'abantu مِنَ ٱلۡجِنَّةِ وَٱلنَّاسِ ٦(Sitaani) ow’omu majiinni ne sitaani ow’omu bantu