Millat al-Islam

Chapter 103 · 3 verses · Fareeq Musa

Surah Al-Asr in Ganda

Arabic with tafsir Listen to Surah Al-Asr (1268 reciters)
Meccanسورة العصر3 verses

بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ

وَٱلۡعَصۡرِ ١Ndayira omulembe (buli mulembe) إِنَّ ٱلۡإِنسَٰنَ لَفِي خُسۡرٍ ٢Mazima ddala omuntu yenna gy’afa yenkana ali mu kufaafaaganirwa إِلَّا ٱلَّذِينَ ءَامَنُواْ وَعَمِلُواْ ٱلصَّٰلِحَٰتِ وَتَوَاصَوۡاْ بِٱلۡحَقِّ وَتَوَاصَوۡاْ بِٱلصَّبۡرِ ٣Okugyako abo abakkiriza Katonda (mu nzikiriza entuufu) ate ne bakola e mirimu emirungi, era ne balaamirigana okukoleranga ku mazima (mu bulamu bwabwe bwonna) era ne balaamiragana okubeera abagumikiriza (mu bulamu bwabwe bwonna)

Translation: Fareeq Musa.