بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ
وَيۡلٌ لِّكُلِّ هُمَزَةٍ لُّمَزَةٍ ١Okubonaabona okwamaanyi kugenda kubeera ku buli muntu atambuza engambo, ageya banne n'abaggya obumogo ٱلَّذِي جَمَعَ مَالًا وَعَدَّدَهُۥ ٢Oyo akungaanya ebyo bugagga n’abituuma يَحۡسَبُ أَنَّ مَالَهُۥٓ أَخۡلَدَهُۥ ٣Alowooza nti eby'obugaggabye byakumukuumira ku nsi obugenderevu كـَلَّاۖ لَيُنۢبَذَنَّ فِي ٱلۡحُطَمَةِ ٤Nedda, ajja kukanyugwa mu muliro oguyitibwa “Hutwama” وَمَآ أَدۡرَىٰكَ مَا ٱلۡحُطَمَةُ ٥Ye omanyi “Hutwama” kye ki نَارُ ٱللَّهِ ٱلۡمُوقَدَةُ ٦(Hutwama) muliro gwa Katonda omukume, ogubumbujja ٱلَّتِي تَطَّلِعُ عَلَى ٱلۡأَفۡـِٔدَةِ ٧Ogwo ogwokya negutuukira ddala ku mitima إِنَّهَا عَلَيۡهِم مُّؤۡصَدَةٌ ٨Mazima ddala omuliro ogwo (Hutwama) ku bantu abo (abogeddwaako) gugenda kubabuutikira فِي عَمَدٍ مُّمَدَّدَةِۭ ٩Mu midumu emiwanvu