بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ
وَٱلضُّحَىٰ ١Ndayira ekiseera ky’a kalasa mayanzi وَٱلَّيۡلِ إِذَا سَجَىٰ ٢Era ndayira e kiro bwekiba nga kikutte مَا وَدَّعَكَ رَبُّكَ وَمَا قَلَىٰ ٣Omuleziwo Katonda takwabuliranga (gwe Nabbi Muhammad) era takukyawanga وَلَلۡأٓخِرَةُ خَيۡرٌ لَّكَ مِنَ ٱلۡأُولَىٰ ٤Era ddala e nkomerero y’ennungi gy’oli okusinga entandikwa وَلَسَوۡفَ يُعۡطِيكَ رَبُّكَ فَتَرۡضَىٰٓ ٥Era ddala Omuleziwo ajja kukuwa naawe osiime أَلَمۡ يَجِدۡكَ يَتِيمًا فَـَٔاوَىٰ ٦Teyakusanga ng’oli mulekwa n'akulabirira وَوَجَدَكَ ضَآلًّا فَهَدَىٰ ٧Era teyakusanga nga tomanyi n’akulungamya وَوَجَدَكَ عَآئِلًا فَأَغۡنَىٰ ٨Era teyakusanga nga oli mwavu n’akugaggawaza فَأَمَّا ٱلۡيَتِيمَ فَلَا تَقۡهَرۡ ٩Kale nno mulekwa tomukaayuukiranga وَأَمَّا ٱلسَّآئِلَ فَلَا تَنۡهَرۡ ١٠N’omuntu asaba tomuboggoleranga وَأَمَّا بِنِعۡمَةِ رَبِّكَ فَحَدِّثۡ ١١Ate era e kyengera kyonna Omuleziwo Katonda ky’abanga akuwadde kinyumyengako