ملة الإسلام

السورة 92 · 21 آية · Fareeq Musa

سورة الليل باللغة اللوغندية

السورة بالعربية مع التفسير استمع إلى سورة الليل (1,297 قارئاً)
مكيةسورة الليل٢١ آية

بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ

وَٱلَّيۡلِ إِذَا يَغۡشَىٰ ١Ndayira ekiro bwe kiba kibisse (e nsi) وَٱلنَّهَارِ إِذَا تَجَلَّىٰ ٢Ndayira n'obudde bwemisana bwe buba nga bwetadde وَمَا خَلَقَ ٱلذَّكَرَ وَٱلۡأُنثَىٰٓ ٣Ndayira oyo eyatonda ekisajja n’ekikazi إِنَّ سَعۡيَكُمۡ لَشَتَّىٰ ٤Mazima ddala okulafuubana kwa mmwe si kwe kumu فَأَمَّا مَنۡ أَعۡطَىٰ وَٱتَّقَىٰ ٥N'olwekyo, omuntu awaayo ekintu kyonna ng’atya Katonda وَصَدَّقَ بِٱلۡحُسۡنَىٰ ٦Nakkiriza e birungi. (ebiva mu kukkiriza Katonda) فَسَنُيَسِّرُهُۥ لِلۡيُسۡرَىٰ ٧Tujja kumwanguyiza e kkubo erimutuusa eri obwangu وَأَمَّا مَنۢ بَخِلَ وَٱسۡتَغۡنَىٰ ٨Ate oyo akodowala ne yeegaggasa (ng’alowooza nti ebiri ewa Katonda tabyetaaga) وَكَذَّبَ بِٱلۡحُسۡنَىٰ ٩N’alimbisa obubaka obwakkira ku Nabbi Muhammad فَسَنُيَسِّرُهُۥ لِلۡعُسۡرَىٰ ١٠Tujja kumwanguyiza okutuuka eri obuzibu وَمَا يُغۡنِي عَنۡهُ مَالُهُۥٓ إِذَا تَرَدَّىٰٓ ١١N’obugaggabwe tebugenda kumugasa ng’ayingidde okuzikirira (olw’ebikolwa bye ebibi) إِنَّ عَلَيۡنَا لَلۡهُدَىٰ ١٢Mazima kuli ku ffe okulungamya وَإِنَّ لَنَا لَلۡأٓخِرَةَ وَٱلۡأُولَىٰ ١٣Era mazima ebikwata ku nkomerero ne nsi biri mu buyinza bwaffe فَأَنذَرۡتُكُمۡ نَارًا تَلَظَّىٰ ١٤Mbeekesa omuliro ogubumbujja لَا يَصۡلَىٰهَآ إِلَّا ٱلۡأَشۡقَى ١٥Taliguyingira okugyako oyo omwonoonefu ennyo ٱلَّذِي كَذَّبَ وَتَوَلَّىٰ ١٦Oyo alimbisa (e bigambo bya Katonda) n'ayawukana (ku kugondera n'okukkiriza Katonda) وَسَيُجَنَّبُهَا ٱلۡأَتۡقَى ١٧So nga oyo asinga okutya Katonda, ajja kugwesambisibwa ٱلَّذِي يُؤۡتِي مَالَهُۥ يَتَزَكَّىٰ ١٨Oyo awaayo ku by'alina ng’anoonya okwetukuza eri Katonda (so si bandabe oba okwatiikirira) وَمَا لِأَحَدٍ عِندَهُۥ مِن نِّعۡمَةٍ تُجۡزَىٰٓ ١٩Nga tewali n'omu alina kiyinza ku musasulwa إِلَّا ٱبۡتِغَآءَ وَجۡهِ رَبِّهِ ٱلۡأَعۡلَىٰ ٢٠Wabula okunoonya okusiimwa ewa mukamaawe owa waggulu ennyo وَلَسَوۡفَ يَرۡضَىٰ ٢١Mazima ddala ajja kusiima (ky’anaasasulwa)

الترجمة: Fareeq Musa.