بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ
قُلۡ هُوَ ٱللَّهُ أَحَدٌ ١(Gwe Nabbi Muhammad) bagambe nti Katonda ali omu mu bwa Katondabwe (era nga yye yekka ateekeddwa okusinzibwa) ٱللَّهُ ٱلصَّمَدُ ٢Katonda y'akola ku byetaago by'ebitonde byonna لَمۡ يَلِدۡ وَلَمۡ يُولَدۡ ٣Tazaala, era teyazaalibwa وَلَمۡ يَكُن لَّهُۥ كُفُوًا أَحَدُۢ ٤Era teri kintu kyonna kimwenkana