بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ
تَبَّتۡ يَدَآ أَبِي لَهَبٍ وَتَبَّ ١Mu Hadith eri mu kitabo kya Bukhari Nabbi yagenda ku Batwhahu naakuba wuuli abantu bangi bajja nga balowooza nti waliyo ebya maguzi, Nabbi bweyatandika okubabuulira ebikwata ku Katonda, Abu Lahbi naakasuka e mikono nga bwagamba nti kino kyotukunganyirizza era kyotuyitidde? Zikirira. Katonda kwe kumwanukula mu ssura eno naagamba nti: (Gizikirire e mikono gya Abu Lahbi (gyawuuba), era ddala yenna yazikirira مَآ أَغۡنَىٰ عَنۡهُ مَالُهُۥ وَمَا كَسَبَ ٢Eby'obugaggabwe tebimugasizza, wadde n’ebirala bye yafuna, (nga e kitiibwa) سَيَصۡلَىٰ نَارًا ذَاتَ لَهَبٍ ٣Ajja kwesonseka mu muliro ogubumbujja وَٱمۡرَأَتُهُۥ حَمَّالَةَ ٱلۡحَطَبِ ٤Ne mukyalawe omwetissi w’enku (naye bwatyo) فِي جِيدِهَا حَبۡلٌ مِّن مَّسَدِۭ ٥Nga mu nsingoye mulimu omuguwa omulange